Tenzi za Rohoni – 138

Bonyeza hapa kurudi kwenye Orodha kuu ya Tenzi

TUKUTENDELEZA YESU (LUGANDA)

1.Yesu, Mulokozi wange:
Lero nze wuwo wenka;
Omusaigwo gunazi’za
Yesu Mwana gwendiga.

Tukutendereza, Yesu,
Yesu Mwana gwendiga;
Omusaigwo gunazi’za;
Nkwebaza, Mulokozi.

2.Eda nafuba bufubi
Okufuna, emirembe;
Lero maliride dala
Okweyabiza Yesu.

3.Nababuliranga bantu
Obulokozi bwona,
Obutali bwa kitundu
Obulamba obwobuwa

4.Nategezanga ebya Yesu
Nobuvumunesitya;
Eyanziya mu busibe
Nokuwonya eyamponya.

5.Nebaza eyanunula nze;
Eyamponya wa kisa!
Yesu ankuma
Ansanyusaera,
Bulijo yebazibwe.

Bonyeza hapa kurudi kwenye Orodha kuu ya Tenzi